Obadiya 1:3 - Luganda Bible 20033 Okwekulumbaza kwo kukuwubisizza. Wazimba mu lwazi olugumu, osula mu nsozi engulumivu, era weebuuza nti: ‘Alimpanulayo ye ani?’ See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 Amalala ag'omu mutima gwo gakulimbye, ggwe abeera mu mpampagama ez'olwazi, ggwe abeera eyo waggulu; ayogera mu mutima gwe nti, “Ani alimpanulayo eno n'anzisa wansi?” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Mwelimbye n’amalala agali mu mitima gyammwe, mmwe abasula mu mpuku ez’omu njazi, era ne muzimba amaka gammwe waggulu ku njazi. Mmwe aboogera nti, ‘Ani alituwanulayo n’atussa wansi?’ See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 Amalala ag'omu mutima gwo gakukyamizza, ggwe azimba mu biwuku eby'omu lwazi, ggwe atuula waggulu; ayogera mu mutima gwe nti Ani alinzisa wansi? See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU3 Amalala g'omutima gwo gakulimbye, ggwe asula mu mpampagama z'olwazi, ekisulo kyo ekiwanike waggulu, agamba mu mutima gwe nti: ‘Ani alimpanulayo n'ankuba ku ttaka?’ See the chapterLuganda DC Bible 20033 Okwekulumbaza kwo kukuwubisizza. Wazimba mu lwazi olugumu, osula mu nsozi engulumivu, era weebuuza nti: ‘Alimpanulayo ye ani?’ See the chapter |