Mikka 1:9 - Luganda Bible 20039 kubanga ebiwundu bya Samariya, tebiyinza kuwonyezebwa. Ate ne Buyudaaya anaatera okubonaabona mu ngeri ye emu. Okubonaabona kutuuse ku luggi olwa wankaaki olwa Yerusaalemu, omuli abantu bange!” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 Kubanga ekiwundu kye tekiwonyezeka; kubanga kituuse ne ku Yuda; kituuse ku luggi olwa wankaaki olw'abantu bange, era ku Yerusaalemi. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 Ekiwundu kye tekiwonyezeka, ne Yuda ky’alwadde. Kituukidde ddala ku mulyango gw’abantu bange, ne ku Yerusaalemi yennyini. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 Kubanga ebiwundu bye tebiwonyezeka; kubanga kituuse ne ku Yuda; kituuse ku luggi olwa wankaaki olw'abantu bange, era ku Yerusaalemi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU9 Kubanga ekiwundu kye si kya kuwona, kituuse ne ku Yuda, kituukidde ddala ku mulyango gw'abantu bange, ku Yeruzaalemu kwennyini. See the chapterLuganda DC Bible 20039 kubanga ebiwundu bya Samariya, tebiyinza kuwonyezebwa. Ate ne Buyudaaya anaatera okubonaabona mu ngeri ye emu. Okubonaabona kutuuse ku luggi olwa wankaaki olwa Yerusaalemu, omuli abantu bange!” See the chapter |