Mikka 1:2 - Luganda Bible 20032 Muwulire kino mmwe abali mu mawanga gonna. Ggwe ensi ne byonna ebikuliko, mutege amatu, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Muwulire, mmwe ab'amawanga mwenna; tega amatu go, ggwe ensi ne byonna ebirimu, Mukama Katonda abe mujulirwa gye muli, Mukama ng'asinziira mu Yeekaalu ye entukuvu. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Muwulire mmwe abantu mwenna, muwulire mmwe ebintu byonna ebiri mu nsi, ne bonna abagirimu, Mukama Ayinzabyonna asinziira mu yeekaalu ye entukuvu, ng’alina by’abalumiriza. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Muwulire, mmwe ab'amawanga mwenna; tega amatu go, ggwe ensi, n'ebyo byonna ebirimu; Mukama Katonda abe mujulirwa eri mmwe, Mukama ng'ayima mu yeekaalu ye entukuvu. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 Muwulire, mmwe amawanga mwenna, mutegereze, ggwe ensi na bonna abagirimu, Omukama Katonda y'aba abalumiriza, Omukama ng'ayima mu Kiggwa kye ekitukuvu. See the chapterLuganda DC Bible 20032 Muwulire kino mmwe abali mu mawanga gonna. Ggwe ensi ne byonna ebikuliko, mutege amatu, See the chapter |