Online Bible

- Advertisements -




Matayo 2:9 - Luganda Bible 2003

9 Bwe baamala okuwulira ebya kabaka, ne bagenda. Awo ne baddamu okulaba emmunyeenye gye baalaba ebuvanjuba, n'ebakulembera okutuusa lwe yajja n'eyimirira waggulu w'ekifo awali omwana.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 Bwe baamala okuwulira ebya kabaka, ne bagenda; laba ne baddamu okulaba emmunyeenye eyo, gye baalabira ebuvanjuba, n'ebakulembera, okutuusa lwe yajja n'eyimirira waggulu w'ekifo awaali omwana.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 Bwe baamala okuwulira Kabaka bye yabagamba ne bagenda. Bwe baafuluma, emmunyeenye eri gye baalaba ebuvanjuba n’eddamu okubalabikira n’okubakulembera, okutuusa lwe yayimirira waggulu Omwana w’ali.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 Bwe baawulira kabaka, ne bagenda; laba emmunyeenye eyo, gye baalabira ebuvanjuba, n'ebakulembera, n'ejja n'eyimirira waggulu omwana w'ali.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

9 Bwe baamala okuwulira ebya kabaka, ne bagenda. Amangu ago emmunyeenye gye baalaba e Buvanjuba n'ebakulemberamu okutuusa lwe yatuuka n'eyimirira waggulu omwana we yali.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

9 Bwe baamala okuwulira ebya kabaka, ne bagenda. Awo ne baddamu okulaba emmunyeenye gye baalaba ebuvanjuba, n'ebakulembera okutuusa lwe yajja n'eyimirira waggulu w'ekifo awali omwana.

See the chapter Copy




Matayo 2:9

Follow us:

Advertisements


Advertisements