Online Bible

- Advertisements -




Matayo 2:8 - Luganda Bible 2003

8 N'abasindika e Betilehemu, n'abagamba nti: “Mugende mubuulirize nnyo ku mwana oyo, era nga mumulabye, muntegeeze, nange ŋŋende mmusinze.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

8 N'abasindika e Besirekemu, n'abagamba nti, “Mugende, munoonye nnyo, mulabe omwana bw'afaanana; naye bwe mumulabanga, ne mujja mumbuulira nange ndyoke ŋŋende mmusinze.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

8 N’abasindika e Besirekemu ng’agamba nti, “Mugende mubuulirize ebikwata ku mwana. Bwe mumulaba, mukomeewo muntegeeze, nange ŋŋende musinze!”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

8 N'abasindika e Besirekemu, n'abagamba nti Mugende, munoonye nnyo, mulabe omwana bw'afaanana; naye bwe mumulabanga, ne mujja mumbuulira nange ndyoke njije mmusinze.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

8 N'abasindika e Beteleemu nga bw'abagamba nti: “Mugende munoonyereze bulungi ku mwana oyo; bwe mubanga mumulabye, mumbuulire, nange nzije mmusinze.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

8 N'abasindika e Betilehemu, n'abagamba nti: “Mugende mubuulirize nnyo ku mwana oyo, era nga mumulabye, muntegeeze, nange ŋŋende mmusinze.”

See the chapter Copy




Matayo 2:8

Follow us:

Advertisements


Advertisements