Online Bible

- Advertisements -




Matayo 2:4 - Luganda Bible 2003

4 N'akuŋŋaanya bakabona abakulu bonna, n'abakugu abannyonnyola abantu amateeka, n'ababuuza nti: “Kristo wa kuzaalibwa wa?”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

4 N'akuŋŋaanya bakabona abakulu bonna, n'abawandiisi ab'abantu, n'ababuuza Kristo gye yali agenda okuzaalirwa.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

4 N’ayita bakabona abakulu bonna n’abawandiisi b’amateeka n’abeebuuzaako ekifo Kristo gye yali agenda okuzaalibwa.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

4 N'akuŋŋaanya bakabona abakulu bonna, n'abawandiisi ab'abantu, n'ababuuza nti Kristo alizaalibwa wa?

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

4 N'akuŋŋaanya bakabona abakulu bonna n'abawandiisi b'abantu, n'ababuuliriza ku Kristu gy'alizaalibwa.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

4 N'akuŋŋaanya bakabona abakulu bonna, n'abakugu abannyonnyola abantu amateeka, n'ababuuza nti: “Kristo wa kuzaalibwa wa?”

See the chapter Copy




Matayo 2:4

Follow us:

Advertisements


Advertisements