Online Bible

- Advertisements -




Matayo 2:18 - Luganda Bible 2003

18 “Mu Raama baawulira eddoboozi, okukaaba n'okukungubaga okungi, Raakeeli ng'akaabira abaana be era nga tayagala akubagizibwe, kubanga tebakyaliwo.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

18 “Eddoboozi lyawulirwa mu Laama, Okukaaba n'okukuba ebiwoobe ebingi, Laakeeri ng'akaabira abaana be; So tayagala kukubagizibwa, kubanga tebakyaliwo.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

18 “Eddoboozi lyawulirwa mu Laama, okukuba emiranga n’okukungubaga okunene, nga Laakeeri akaabira abaana be, nga tewakyali asobola kumuwooyawooya, kubanga bonna baweddewo.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

18 Eddoboozi lyawulirwa mu Laama, Okukaaba n'okukuba ebiwoobe ebingi, Laakeeri ng'akaabira abaana be; So teyayagala kukubagizibwa, kubanga tewakyali.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

18 “Eddoboozi lyawulirwa mu Rama; okulira n'emiranga eminene; Rakeli ng'akaabira abaana be; tayagala na kukubagizibwa, kubanga tewakyali n'omu.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

18 “Mu Raama baawulira eddoboozi, okukaaba n'okukungubaga okungi, Raakeeli ng'akaabira abaana be era nga tayagala akubagizibwe, kubanga tebakyaliwo.”

See the chapter Copy




Matayo 2:18

Follow us:

Advertisements


Advertisements