Malaki 2:9 - Luganda Bible 20039 Kyenvudde mbafuula aba wansi era abanyoomebwa mu bantu bonna, kubanga temukola bye mbalagira, era bwe muba muyigiriza abantu bange, mukozesa kusosola.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 Nange kyenvudde mbafuula abanyoomebwa, abataliimu ka buntu mu maaso g'abantu bonna, kubanga mufubye obutakwata makubo gange, naye ne mulaga obutali bwenkanya mu kuyigiriza kwammwe.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 “Noolwekyo nabafuula ekinyoomebwa era ekisekererwa mu maaso g’abantu bonna olw’obutagoberera makubo gange era musala emisango nga musaliriza.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 Nange kyenvudde mbafuula abanyoomebwa abataliimu ka buntu mu maaso g'abantu bonna, nga bwe mutakwata makubo gange naye ne mussaayo omwoyo eri amaaso g'abantu mu mateeka. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU9 Nange kyennava mbafuula ekitagasa ne mbatoowaza mu maaso g'abantu bonna, kubanga temwakwata makubo gange, ne mwekubiira mu ngeri gye mwakwatamu etteeka.” See the chapterLuganda DC Bible 20039 Kyenvudde mbafuula aba wansi era abanyoomebwa mu bantu bonna, kubanga temukola bye mbalagira, era bwe muba muyigiriza abantu bange, mukozesa kusosola.” See the chapter |