Online Bible

- Advertisements -




Malaki 2:8 - Luganda Bible 2003

8 “Naye mmwe bakabona, muvudde mu kkubo ettuufu ne muwaba. Bye muyigiriza bireetedde bangi okukola ebikyamu. Mumenya endagaano gye nakola nammwe.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

8 Naye mmwe mukyuse mukyamye muvudde mu kkubo; mwesittazizza bangi olw'okuyigiriza kwammwe; mwonoonye endagaano ya Leevi, bw'ayogera Mukama w'eggye.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

8 Naye mwakyama ne muva mu kkubo; mwesittaza bangi olw’ebyo bye muyigiriza; mwayonoona endagaano ya Leevi,” bw’ayogera Mukama ow’Eggye.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

8 Naye mmwe mukyuse mukyamye mu kkubo; musittazizza bangi mu mateeka; mwonoonye endagaano ya Leevi, bw'ayogera Mukama w'eggye.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

8 Naye mmwe muvudde mu kkubo, muleetedde bangi okwesittala n'etteeka lyammwe; mwonoonye endagaano ya Leevi, bw'agamba Omukama w'amagye.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

8 “Naye mmwe bakabona, muvudde mu kkubo ettuufu ne muwaba. Bye muyigiriza bireetedde bangi okukola ebikyamu. Mumenya endagaano gye nakola nammwe.

See the chapter Copy




Malaki 2:8

Follow us:

Advertisements


Advertisements