Online Bible

- Advertisements -




Malaki 2:7 - Luganda Bible 2003

7 kubanga mulimu gwa bakabona okuyigiriza abantu bammanye. Era abantu bandigenzenga gye bali okuyiga bye njagala bakole, kubanga be babaka ba Mukama Nnannyinimagye.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 Kubanga emimwa gya kabona gyandinywezezza okumanya, era abantu bandinoonyeza okuyigirizibwa okuva mu kamwa ke, kubanga ye mubaka wa Mukama w'eggye.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 “Kubanga emimwa gy’abasumba gisaana okukuuma eby’amagezi ebya Katonda era abantu basaana okunoonya okutegeera okuva mu bo, kubanga be babaka ba Mukama ow’Eggye.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 Kubanga emimwa gya kabona gyandinywezezza okumanya, era bandinoonyezza amateeka mu kamwa ke: kubanga ye mubaka wa Mukama w'eggye.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

7 Kubanga emimwa gya kabona gyandikuumye okumanya, n'etteeka abantu bandirinoonyerezza mu kamwe ke, kubanga ye mubaka w'Omukama w'Amagye.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

7 kubanga mulimu gwa bakabona okuyigiriza abantu bammanye. Era abantu bandigenzenga gye bali okuyiga bye njagala bakole, kubanga be babaka ba Mukama Nnannyinimagye.

See the chapter Copy




Malaki 2:7

Follow us:

Advertisements


Advertisements