Malaki 2:6 - Luganda Bible 20036 Baayigirizanga bituufu sso si bikyamu. Baabeeranga wamu nange mu ddembe, nga ba mpisa nnungi, era baalesangayo bangi okukola ebibi, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 Okuyigiriza okw'amazima kwabanga mu kamwa ke, so n'obutali butuukirivu tebwalabika mu mimwa gyabwe. Yatambulanga nange mu mirembe n'obugolokofu, n'akyusanga bangi okuleka obutali butuukirivu. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 Amateeka ag’amazima gali mu kamwa ke era nga tewali bulimba busangibwa mu kamwa ke. Yatambula nange mu mirembe ne mu butuukirivu era n’aggya bangi mu kibi. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 Etteeka ery'amazima lyabanga mu kamwa ke, so n'obutali butuukirivu tebwalabika mu mimwa gye: yatambulanga nange mu mirembe n'obugolokofu, n'akyusanga bangi okuleka obutali butuukirivu. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU6 Etteeka ery'amazima lyamuli mu kamwa era tewali bugwenyufu bwasangibwa ku mimwa gye; yatambulanga nange mu ddembe ne mu butuufu, bangi yabaggya mu bugwenyufu. See the chapterLuganda DC Bible 20036 Baayigirizanga bituufu sso si bikyamu. Baabeeranga wamu nange mu ddembe, nga ba mpisa nnungi, era baalesangayo bangi okukola ebibi, See the chapter |