Malaki 2:5 - Luganda Bible 20035 “Mu ndagaano yange, nabasuubiza okubawa obulamu n'emirembe. Era nabibawa balyoke banzisengamu ekitiibwa. Mu biro ebyo, banzisangamu ekitiibwa era bantyanga. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Endagaano yange naye, yabanga ndagaano ey'obulamu n'emirembe; era nnabimuwa ebyo alyoke atye, n'antya n'atekemukira erinnya lyange. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 “Endagaano eri mu mateeka ago yali egenderedde kuleeta bulamu na mirembe era n’embimuwa asobole okuntya, era n’antya n’ayimirira ng’atya erinnya lyange. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 Endagaano yange yabanga naye ey'obulamu n'emirembe; era nnabimuwa ebyo alyoke atye, n'antya n'atekemukira erinnya lyange. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU5 Endagaano yange yali naye, endagaano y'obulamu n'eddembe; ebyo nabimuwa alyoke anziseemu ekitiibwa. Yampa ekitiibwa n'erinnya lyange n'alitya. See the chapterLuganda DC Bible 20035 “Mu ndagaano yange, nabasuubiza okubawa obulamu n'emirembe. Era nabibawa balyoke banzisengamu ekitiibwa. Mu biro ebyo, banzisangamu ekitiibwa era bantyanga. See the chapter |