Malaki 2:4 - Luganda Bible 20034 Olwo mulimanya nga nze nabawa mmwe ekiragiro kino, endagaano gye nakola ne bakabona, bazzukulu ba Leevi, ereme kumenyebwa. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 Awo mulimanya nga nze nnaweereza ekiragiro kino gye muli, endagaano yange ebeere ne Leevi, bw'ayogera Mukama w'eggye. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 Olwo lwe mulimanya nga mbawadde ekiragiro kino, endagaano yange ne Leevi eryoke etuukirire,” bw’ayogera Mukama ow’Eggye. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 Awo mulimanya nga nze nnaweereza ekiragiro kino gye muli, endagaano yange ebeere ne Leevi, bw'ayogera Mukama w'eggye. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU4 Olwo mulimanya nti mbawadde ekiragiro ekyo, endagaano yange ne Leevi esigalewo, Omukama w'Amagye y'agamba. See the chapterLuganda DC Bible 20034 Olwo mulimanya nga nze nabawa mmwe ekiragiro kino, endagaano gye nakola ne bakabona, bazzukulu ba Leevi, ereme kumenyebwa. See the chapter |