Malaki 2:3 - Luganda Bible 20033 Ndibonereza abaana bammwe, era ndisiiga mu maaso gammwe obusa bw'ensolo ze mutambidde, ne muggyibwawo wamu nabwo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 Laba, ndinenya abaana bammwe, era ndisiiga obusa ku maaso gammwe, obusa obwa ssaddaaka zammwe; nammwe muliggibwawo wamu nabwo. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 “Kale laba, ndibonereza ezzadde lyammwe, mbasiige n’obusa mu maaso, obusa bwa ssaddaaka zammwe, era mbagobewo mu maaso gange. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 Laba, ndinenya ensigo ku lwammwe, era ndisiiga obusa ku maaso gammwe, obusa obwa ssaddaaka zammwe; nammwe muliggibwawo wamu nabwo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU3 Mulabe eno: nzija kukoma ku bitone byammwe, mmette amaaso gammwe n'obusa, obusa bw'ebitone byammwe, mbaggye mu maaso gange. See the chapterLuganda DC Bible 20033 Ndibonereza abaana bammwe, era ndisiiga mu maaso gammwe obusa bw'ensolo ze mutambidde, ne muggyibwawo wamu nabwo. See the chapter |