Malaki 2:14 - Luganda Bible 200314 Mwebuuza ekimugaana okubisiima. Tabisiima, kubanga mumenyeewo endagaano ey'obufumbo gye mwakola n'abakazi be mwawasa mu buvubuka bwammwe. Be bannammwe be mwakola nabo endagaano nga Mukama ye mujulirwa, naye ne mutaba beesigwa. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 Mwebuuza nti, “Lwaki?” Kubanga Mukama yabanga mujulirwa eri ggwe n'eri omukazi ow'omu buvubuka bwo, gwe wakuusakuusa, newakubadde nga ye munno era omukazi gwe walagaana naye endagaano. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 Kale mubuuza nti, “Lwaki tabifaako?” Kubanga Mukama yali mujulirwa wakati wo ne mukazi wo ow’omu buvubuka bwo, naye ggwe tewali mwesigwa, ng’olimbalimba newaakubadde nga yali munno era mukazi wo gwe walagaana naye endagaano. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 Kubanga Mukama yabanga mujulirwa eri ggwe n'eri omukazi ow'omu buvubuka bwo, gwe wakuusakuusa, newakubadde nga ye munno era omukazi gwe walagaana naye endagaano. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU14 Mubuuza nti: “Lwaki?” Kubanga Omukama ye yali omujulirwa wakati wo ne mukazi wo ow'obuvubuka bwo, naye gw'otaalaga bwesigwa, sso nga ye munno, ye mukazi wo ow'endagaano. See the chapterLuganda DC Bible 200314 Mwebuuza ekimugaana okubisiima. Tabisiima, kubanga mumenyeewo endagaano ey'obufumbo gye mwakola n'abakazi be mwawasa mu buvubuka bwammwe. Be bannammwe be mwakola nabo endagaano nga Mukama ye mujulirwa, naye ne mutaba beesigwa. See the chapter |