Online Bible

- Advertisements -




Malaki 2:13 - Luganda Bible 2003

13 Ekirala kye mukola kye kino: alutaari ya Mukama mugitobya amaziga, nga mukaaba era nga mukuba ebiwoobe, kubanga Mukama takyasiima bye mumuleetera.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

13 Era na kino nakyo mukikola, mubikka ekyoto kya Mukama n'amaziga n'okukaaba n'okussa ebikkowe, kubanga n'okussaayo takyassaayo nate mwoyo eri ekiweebwayo, wadde okukkiriza mu mukono gwammwe kye mumuleetera ng'asiimye.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

13 Ekirala kye mukola kye kino: Ekyoto kya Mukama mukijjuzza amaziga, nga mukaaba nga mukuba ebiwoobe kubanga ebiweebwayo byammwe takyabifaako.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

13 Era na kino nakyo mukikola: mubikka ekyoto kya Mukama amaziga n'okukaaba n'okussa ebikkowe, n'okussaayo n'atassaayo nate mwoyo eri ekiweebwayo so takikkiriza mu mukono gwammwe ng'asiimye.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

13 Na kino mukikola: Omwaliiro gw'Omukama mugujjuzizza amaziga; mukaaba ne mukuba ebiwoobe kubanga takyafaayo ku bitambiro byammwe, yadde okubikkiriza n'essanyu okuva mu ngalo zammwe.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

13 Ekirala kye mukola kye kino: alutaari ya Mukama mugitobya amaziga, nga mukaaba era nga mukuba ebiwoobe, kubanga Mukama takyasiima bye mumuleetera.

See the chapter Copy




Malaki 2:13

Follow us:

Advertisements


Advertisements