Malaki 2:11 - Luganda Bible 200311 Abantu b'omu Buyudaaya bafuuse bakuusa, ne bakola ekyenyinyalwa mu Yerusaalemu ne mu Yisirayeli yonna. Boonoonye Essinzizo lya Mukama ly'ayagala. Bawasizza abakazi abasinza balubaale. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI11 Yuda si wa mazima, era bakola eky'omuzizo mu Isiraeri ne mu Yerusaalemi; kubanga Yuda ayonoonye obutukuvu bwa Mukama bw'ayagala, era awasizza omuwala wa katonda omunnaggwanga. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya11 Yuda takuumye bwesigwa n’eby’omuzizo ne bikolebwa mu Isirayiri ne mu Yerusaalemi. Kubanga Yuda yayonoona ekifo kya Mukama ekitukuvu, ky’ayagala ennyo, bwe yawasa omuwala wa lubaale. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya11 Yuda akuusizzakuusizza, era bakola eky'omuzizo mu Isiraeri ne mu Yerusaalemi: kubanga Yuda ayonoonye obutukuvu bwa Mukama bw'ayagala, era awasizza omuwala wa katonda omunnaggwanga. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU11 Yuda tabadde mwesigwa; ekyenyinyalwa kyakolebwa mu Yisirayeli ne mu Yeruzaalemu, kubanga Yuda yayonoona Ekiggwa ky'Omukama ky'ayagala, bwe yawasa muwala wa lubaale omugwira. See the chapterLuganda DC Bible 200311 Abantu b'omu Buyudaaya bafuuse bakuusa, ne bakola ekyenyinyalwa mu Yerusaalemu ne mu Yisirayeli yonna. Boonoonye Essinzizo lya Mukama ly'ayagala. Bawasizza abakazi abasinza balubaale. See the chapter |