Online Bible

- Advertisements -




Malaki 2:10 - Luganda Bible 2003

10 Ffenna tetulina kitaffe omu? Katonda tali omu eyatutonda? Kale lwaki tuba abakuusa eri bannaffe? Era lwaki tunyooma endagaano, Katonda gye yakola ne bajjajjaffe?

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

10 Fenna tetulina kitaffe omu? Si Katonda omu eyatutonda? Lwaki tetuli ba mazima buli muntu eri muganda we, nga twonoona endagaano, ya bajjajjaffe?

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

10 Kale ffenna tetulina kitaffe omu? Si Katonda omu eyatutonda? Lwaki kale tetuli beesigwa eri bantu bannaffe, ne twonoona endagaano ya bakitaffe?

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

10 Fenna tetulina kitaffe omu? Si Katonda omu eyatutonda? tukuusizakuusiza ki buli muntu muganda we, nga twonoona endagaano ya bajjajjaffe?

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

10 Ffenna kitaffe si ye omu? Katonda si ye omu eyatutonda? Lwaki tumenya endagaano ya bajjajjaffe nga buli omu amenya obwesigwa eri munne?

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

10 Ffenna tetulina kitaffe omu? Katonda tali omu eyatutonda? Kale lwaki tuba abakuusa eri bannaffe? Era lwaki tunyooma endagaano, Katonda gye yakola ne bajjajjaffe?

See the chapter Copy




Malaki 2:10

Follow us:

Advertisements


Advertisements