Online Bible

- Advertisements -




Malaki 1:9 - Luganda Bible 2003

9 Kaakano mmwe bakabona, musabe Katonda atukwatirwe ekisa, kubanga mmwe mwavaako omutawaana. Waliwo ku mmwe gw'anaasiima?

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 “Kale nno mbeegayiridde, musabe ekisa kya Katonda, atukwatirwe ekisa. Ng'olina ekirabo bw'ekityo mungalo zo, anakkikiriza naakisiima?” Bw'ayogera Mukama w'eggye.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 “Kale nno mbasaba mwegayirire Katonda, atukwatirwe ekisa, kubanga ebyo ffe twabyereetera. Nga muleese ebiweebwayo ebifaanana bityo, waliwo n’omu gw’ayinza okukkiriza?” bw’ayogera Mukama ow’Eggye.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 Kale nno mbeegayiridde musabe ekisa kya Katonda, atukwatirwe ekisa: ebyo byabaawo ku bwammwe: waliwo ku mmwe gw'anakkirizaako amaaso ge? bw'ayogera Mukama w'eggye.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

9 ‘Kale nno muwanjagire Katonda ow'ekisa atusaasire!’ N'ebyo ebitone ebifaanana bityo mu ngalo zammwe anaabaako n'omu mu mmwe gw'asanyukira? Omukama w'Amagye y'agamba.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

9 Kaakano mmwe bakabona, musabe Katonda atukwatirwe ekisa, kubanga mmwe mwavaako omutawaana. Waliwo ku mmwe gw'anaasiima?

See the chapter Copy




Malaki 1:9

Follow us:

Advertisements


Advertisements