Online Bible

- Advertisements -




Malaki 1:7 - Luganda Bible 2003

7 Munnyoomye, kubanga muwaddeyo ku alutaari yange emigaati egyonoonese. Era mubuuza nti: ‘Tugyonoonye tutya?’ Mugyonoonye, kubanga mugamba nti: ‘Emmeeza ya Mukama si ya kitiibwa.’

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 Muweerayo ku kyoto kyange omugaati ogwonoonese. Era mwogera nti,‘Twakwonoona tutya?’ Nga mulowooza nti, Emmeeza ya Mukama eyinza okunyoomebwa.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 “Muwaayo ku kyoto kyange emmere eyonoonese. “Kyokka ne mwebuuza nti, ‘Twakwonoona tutya?’ “Kubanga olujjuliro lwange mulufuula ekitagasa.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 Muweerayo ku kyoto kyange omugaati ogwonoonese. Era mwogera nti Twakwonoona tutya? Kubanga mwogera nti Emmeeza ya Mukama teriimu ka buntu.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

7 Bwe muweereza ku mwaliiro gwange emmere ennyonoonefu. Era mubuuza nti: ‘Twakwonoona tutya?’ Bwe mugamba nti ‘Emmeeza y'Omukama enyoomebwa.’

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

7 Munnyoomye, kubanga muwaddeyo ku alutaari yange emigaati egyonoonese. Era mubuuza nti: ‘Tugyonoonye tutya?’ Mugyonoonye, kubanga mugamba nti: ‘Emmeeza ya Mukama si ya kitiibwa.’

See the chapter Copy




Malaki 1:7

Follow us:

Advertisements


Advertisements