Online Bible

- Advertisements -




Malaki 1:5 - Luganda Bible 2003

5 Abayisirayeli baliraba kino, ne bagamba nti: “Mukama mukulu n'ebweru w'ensi ya Yisirayeli.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

5 Era amaaso gammwe galiraba, ne mwogera nti, “Mukama agulumizibwe okusukka ensalo ya Isiraeri!”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

5 Era amaaso gammwe galiraba ne mwogera nti, ‘Mukama agulumizibwe okusukka ensalo ya Isirayiri.’

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

5 Era amaaso gammwe galiraba, ne mwogera nti Mukama agulumizibwe okusukka ensalo ya Isiraeri.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

5 Mujja kukyerabirako ddala mmwennyini, mugambe nti: ‘Omukama mukulu n'emitala w'ensalo za Yisirayeli.’

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

5 Abayisirayeli baliraba kino, ne bagamba nti: “Mukama mukulu n'ebweru w'ensi ya Yisirayeli.”

See the chapter Copy




Malaki 1:5

Follow us:

Advertisements


Advertisements