Malaki 1:2 - Luganda Bible 20032 Mukama agamba abantu be nti: “Nabaagala. Naye ne mugamba nti: ‘Watwagala otya?’ Esawu ne Yakobo baali baaluganda. Naye nayagala Yakobo, Amo 1:11-12; Ob 1-14 See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 “Nnabaagala,” bw'ayogera Mukama. Era naye mwogera nti, “Watwagala otya?” “Esawu teyali muganda wa Yakobo?” Bw'ayogera Mukama, “Era naye nnamwagala Yakobo; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 “Nabaagala,” bw’ayogera Mukama. “Naye mmwe ne mumbuuza nti, ‘Watwagala otya?’ “Esawu teyali muganda wa Yakobo?” bw’ayogera Mukama: “naye nze Yakobo gwe nayagala. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Nnabaagala, bw'ayogera Mukama. Era naye mwogera nti Watwagala otya? Esawu teyali muganda wa Yakobo? bw'ayogera Mukama: era naye nnamwagala Yakobo; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 “Nabaagala, Omukama y'agamba, naye mmwe mubuuza nti ‘Watwagala otya?’ Ezawu teyali muganda wa Yakobo? Omukama y'agamba. Naye Yakobo namwagala, See the chapterLuganda DC Bible 20032 Mukama agamba abantu be nti: “Nabaagala. Naye ne mugamba nti: ‘Watwagala otya?’ Esawu ne Yakobo baali baaluganda. Naye nayagala Yakobo, Amo 1:11-12; Ob 1-14 See the chapter |