Online Bible

- Advertisements -




Makko 2:18 - Luganda Bible 2003

18 Mu kiseera ekyo, abayigirizwa ba Yowanne Omubatiza n'Abafarisaayo baali basiiba. Awo abantu abamu ne bajja eri Yesu, ne bamubuuza nti: “Lwaki abayigirizwa ba Yowanne Omubatiza n'abayigirizwa b'Abafarisaayo basiiba, naye ababo ne batasiiba?”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

18 Awo abayigirizwa ba Yokaana n'ab'Abafalisaayo baali nga basiiba; ne bajja ne bamubuuza nti, “ Lwaki abayigirizwa ba Yokaana n'abayigirizwa b'Abafalisaayo basiiba, naye nga abayigirizwa bo tebasiiba?”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

18 Abayigirizwa ba Yokaana n’ab’Abafalisaayo baali basiiba. Abantu ne bajja eri Yesu ne bamubuuza nti, “Lwaki abayigirizwa ba Yokaana n’abayigirizwa b’Abafalisaayo basiiba, naye abayigirizwa bo ne batasiiba?”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

18 Awo abayigirizwa ba Yokaana n'ab'Abafalisaayo baali nga basiiba; ne bajja ne bamugamba nti Kiki abayigirizwa ba Yokaana n'abayigirizwa b'Abafalisaayo ekibasiibya, abayigirizwa bo nga tebasiiba?

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

18 Kale nno abayigirizwa ba Yowanna n'Abafarisaayo baasiibanga; awo abantu abamu ne bajja, ne bamugamba nti: “Abayigirizwa ba Yowanna Baptista n'abayigirizwa b'Abafarisaayo basiiba, naye lwaki abayigirizwa bo tebasiiba?”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

18 Mu kiseera ekyo, abayigirizwa ba Yowanne Omubatiza n'Abafarisaayo baali basiiba. Awo abantu abamu ne bajja eri Yesu, ne bamubuuza nti: “Lwaki abayigirizwa ba Yowanne Omubatiza n'abayigirizwa b'Abafarisaayo basiiba, naye ababo ne batasiiba?”

See the chapter Copy




Makko 2:18

Follow us:

Advertisements


Advertisements