Online Bible

- Advertisements -




Makko 2:16 - Luganda Bible 2003

16 Abamu ku bannyonnyozi b'amateeka ab'omu kibiina ky'Abafarisaayo, bwe baalaba Yesu ng'aliira wamu n'aboonoonyi n'abasolooza b'omusolo, ne bagamba abayigirizwa be nti: “Lwaki aliira wamu n'abasolooza b'omusolo era n'aboonoonyi?”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

16 Abawandiisi ab'omu Bafalisaayo bwe baamulaba Yesu ng'aliira wamu n'abalina ebibi n'abawooza, ne bagamba abayigirizwa be nti, “ Lwaki aliira wamu n'abawooza n'abalina ebibi?”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

16 abannyonnyozi b’amateeka n’Abafalisaayo ne baalaba Yesu ng’alya n’abalina ebibi n’abawooza, ne bagamba abayigirizwa be nti, “Lwaki alya n’abawooza n’abalina ebibi?”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

16 Abawandiisi ab'omu Bafalisaayo bwe baamulaba ng'alya wamu n'abalina ebibi n'abawooza, ne bagamba abayigirizwa be nti Alya era anywera wamu n'abawooza n'abalina ebibi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

16 Abawandiisi b'Abafarisaayo bwe baalaba ng'alya n'abasolooza b'omusolo n'aboonoonyi, ne bagamba abayigirizwa be nti: “Lwaki alya n'abasolooza b'omusolo n'aboonoonyi?”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

16 Abamu ku bannyonnyozi b'amateeka ab'omu kibiina ky'Abafarisaayo, bwe baalaba Yesu ng'aliira wamu n'aboonoonyi n'abasolooza b'omusolo, ne bagamba abayigirizwa be nti: “Lwaki aliira wamu n'abasolooza b'omusolo era n'aboonoonyi?”

See the chapter Copy




Makko 2:16

Follow us:

Advertisements


Advertisements