Makko 2:13 - Luganda Bible 200313 Awo Yesu n'addayo nate ku lubalama lw'Ennyanja ey'e Galilaaya. Abantu ne bajja bangi nnyo, n'abayigiriza. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI13 Awo Yesu n'agenda nate ku lubalama lw'ennyanja; ekibiina ky'abantu ne kijja w'ali, n'abayigiriza. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya13 Awo Yesu n’addayo nate ku lubalama lw’ennyanja ekibiina ky’abantu ne bajja gy’ali, n’abayigiriza. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya13 N'avaawo nate n'agenda ku lubalama lw'ennyanja; ebibiina byonna ne bajja w'ali, n'abayigiriza. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU13 N'afuluma ate n'agenda ku nnyanja; ekibiina kyonna ne kijja gy'ali, n'abayigiriza. See the chapterLuganda DC Bible 200313 Awo Yesu n'addayo nate ku lubalama lw'Ennyanja ey'e Galilaaya. Abantu ne bajja bangi nnyo, n'abayigiriza. See the chapter |