Makko 1:7 - Luganda Bible 20037 Abantu yabategeezanga nti: “Waliwo ansinga obuyinza ajja okujja. Sisaanira na kukutama kusumulula buguwa bwa ngatto ze. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 N'abuulira ng'agamba nti, “Oluvannyuma lwange waliwo ajja, ye ansinga amaanyi, so sisaanira kukutama kutuggulula bukoba bwa ngatto ze. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Yabuuliranga ng’agamba nti, “Waliwo omuntu omukulu era ansinga amaanyi ajja okujja, gwe sisaanira na kusumulula bukoba bwa ngatto ze. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 N'abuulira ng'agamba nti Ajja ennyuma wange ye ansinga amaanyi, so sisaanira kukutama kutuggulula lukoba lwa ngatto ze. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU7 Yayigirizanga ng'agamba nti: “Emabega wange wajjayo ansinga amaanyi, gwe sisaanira na kufukamira kusumulula lukoba lwa ngatto ze. See the chapterLuganda DC Bible 20037 Abantu yabategeezanga nti: “Waliwo ansinga obuyinza ajja okujja. Sisaanira na kukutama kusumulula buguwa bwa ngatto ze. See the chapter |