Makko 1:5 - Luganda Bible 20035 Abantu baavanga mu byalo by'omu Buyudaaya bwonna, ne mu kibuga Yerusaalemu, ne bagenda eri Yowanne, ne baatula ebibi byabwe. Olwo Yowanne n'ababatiza mu Mugga Yorudaani. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 N'ensi yonna ey'e Buyudaaya n'ab'e Yerusaalemi bonna ne bavaayo ne bajja gy'ali n'ababatiza mu mugga Yoludaani nga baatula ebibi byabwe. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Ensi yonna ey’e Buyudaaya n’abantu bonna ab’omu Yerusaalemi, ne bagendanga gy’ali, n’ababatiza mu mugga Yoludaani nga baatula ebibi byabwe. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 N'ensi yonna ey'e Buyudaaya n'ab'e Yerusaalemi bonna ne bavaayo ne bajja gy'ali ne babatizibwa ye mu mugga Yoludaani nga baatula ebibi byabwe. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU5 Ensi yonna eya Buyudaaya n'abantu bonna ab'omu Yeruzaalemu ne bagendanga gy'ali n'ababatiza mu mugga Yorudani nga baatula ebibi byabwe. See the chapterLuganda DC Bible 20035 Abantu baavanga mu byalo by'omu Buyudaaya bwonna, ne mu kibuga Yerusaalemu, ne bagenda eri Yowanne, ne baatula ebibi byabwe. Olwo Yowanne n'ababatiza mu Mugga Yorudaani. See the chapter |