Makko 1:35 - Luganda Bible 200335 Awo Yesu n'azuukuka ku makya nnyo, obudde nga tebunnalaba, n'alaga mu kifo ekitaalimu bantu, n'abeera eyo ng'asinza Katonda. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI35 Awo mu makya ennyo, ng'obudde tebunnalaba, Yesu n'agolokoka n'afuluma, n'agenda mu kifo eteri bantu n'asabira eyo. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya35 Enkeera ng’obudde tebunnalaba yesu n’azuukuka n’agenda yekka mu kifo ekyekusifu, okusaba. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya35 Awo mu makya ennyo, nga bukyali kiro, n'agolokoka n'afuluma, n'agenda mu ddungu, n'asabira eyo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU35 Ku makya mu matulutulu n'agolokoka, n'afuluma n'agenda mu kifo ekyesudde n'abeera eyo nga yeegayirira. See the chapterLuganda DC Bible 200335 Awo Yesu n'azuukuka ku makya nnyo, obudde nga tebunnalaba, n'alaga mu kifo ekitaalimu bantu, n'abeera eyo ng'asinza Katonda. See the chapter |