Makko 1:34 - Luganda Bible 200334 N'awonya bangi abalina endwadde eza buli ngeri. N'abaliko emyoyo emibi, n'agibagobako, nga tagikkiriza kumwatuukiriza, kubanga gyali gimumanyi. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI34 N'awonya bangi abaali balwadde endwadde nnyingi, n'agoba baddayimooni bangi, n'atabaganya kwogera kubanga baamumanya. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya34 Era Yesu n’awonya abalwadde bangi abaalina endwadde ez’enjawulo era n’abaaliko baddayimooni bangi n’ababagobako, ne baddayimooni teyabaganya kwogera, kubanga baali bamumanyi. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya34 N'awonya bangi abaali balwadde endwadde nnyingi, n'agoba dayimooni bangi, n'atabaganya kwogera kubanga baamumanya. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU34 N'awonya bangi abaali bakwatiddwa endwadde ezitali zimu, era n'agoba n'emyoyo emibi mingi, naye nga taganya myoyo mibi kwogera, kubanga gyali gimumanyi. See the chapterLuganda DC Bible 200334 N'awonya bangi abalina endwadde eza buli ngeri. N'abaliko emyoyo emibi, n'agibagobako, nga tagikkiriza kumwatuukiriza, kubanga gyali gimumanyi. See the chapter |