Makko 1:22 - Luganda Bible 200322 Abantu abaamuwulira, ne beewuunya nnyo engeri gye yayigirizaamu. Kuba yayigiriza nga nnannyinibuyinza, sso si ng'abannyonnyozi b'amateeka. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI22 Ne bawuniikirira olw'okuyigiriza kwe: kubanga yabayigiriza nga nannyini buyinza, so si ng'abawandiisi. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya22 Ne beewuunya okuyigiriza kwe, kubanga yabayigiriza nga nannyini buyinza, so si ng’abannyonnyozi b’amateeka bwe baakolanga. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya22 Ne bawuniikirira olw'okuyigiriza kwe: kubanga yabayigiriza nga ye nnyini buyinza, so si ng'abawandiisi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU22 Ne bawuniikirira olw'enjigiriza ye; kubanga yali abayigiriza ng'alina obuyinza, sso si ng'abawandiisi. See the chapterLuganda DC Bible 200322 Abantu abaamuwulira, ne beewuunya nnyo engeri gye yayigirizaamu. Kuba yayigiriza nga nnannyinibuyinza, sso si ng'abannyonnyozi b'amateeka. See the chapter |