Online Bible

- Advertisements -




Makko 1:16 - Luganda Bible 2003

16 Awo Yesu bwe yali ng'atambula ku lubalama lw'ennyanja ey'e Galilaaya, n'alaba abavubi Simooni ne Andereya abooluganda, nga batega obutimba mu nnyanja.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

16 Bwe yali ng'ayita ku lubalama lw'ennyanja ey'e Ggaliraaya, Yesu n'alaba Simooni ne Andereya muganda we nga basuula obutimba mu nnyanja, kubanga baali bavubi.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

16 Awo Yesu yali ng’ayita ku lubalama lw’ennyanja y’e Ggaliraaya, n’alaba Simooni ne muganda we Andereya nga basuula obutimba bwabwe mu nnyanja; kubanga baali bavubi.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

16 Bwe yali ng'ayita ku lubalama lw'ennyanja ey'e Ggaliraaya n'alaba Simooni ne Andereya muganda wa Simooni nga basuula omugonjo mu nnyanja, kubanga baali bavubi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

16 Bwe yali atambula ku lubalama lw'ennyanja y'e Galilaaya, n'alaba Simoni ne Andureya muganda we nga basuula akatimba mu nnyanja, kubanga baali bavubi.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

16 Awo Yesu bwe yali ng'atambula ku lubalama lw'ennyanja ey'e Galilaaya, n'alaba abavubi Simooni ne Andereya abooluganda, nga batega obutimba mu nnyanja.

See the chapter Copy




Makko 1:16

Follow us:

Advertisements


Advertisements