Luusi 4:8 - Luganda Bible 20038 Awo owooluganda lwa Bowaazi bwe yamugamba nti: “Kyegulire”, n'anaanula engatto ye, n'agiwa Bowaazi. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Awo ow'oluganda, olw'okumpi n'agamba Bowaazi nti, “ Kyegulire.” N'anaanula engatto ye. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Awo omusajja n’agamba nti, “Kyegulire.” Amangwago Bowaazi n’aggyamu engatto ye. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Awo muganda w'omukazi oyo n'ayogera nti Kyegulire. N'anaanula engatto ye. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU8 Eyalina obuvunaanyizibwa obw'okununula bw'atyo naye yagamba Bowazi nti: “Lyegulire;” n'anaanula engatto ye mu kigere. See the chapterLuganda DC Bible 20038 Awo owooluganda lwa Bowaazi bwe yamugamba nti: “Kyegulire”, n'anaanula engatto ye, n'agiwa Bowaazi. See the chapter |