Luusi 4:7 - Luganda Bible 20037 Edda mu Yisirayeli, eno ye yali empisa ey'okununula n'okuwaanyisa: okukakasa endagaano, omuntu yanaanulanga engatto ye, n'agiwa munne. Obwo bwe bwabanga obujulirwa mu Bayisirayeli. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Era eno ye yali empisa edda mu Isiraeri ey'okununula n'okuwaanyisa, okunyweza ebigambo byonna; omusajja yanaanulanga engatto ye, n'agiwa munne, n'ekyo kyabanga bujulirwa mu Isiraeri. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 (Edda mu Isirayiri, empisa ey’okununula n’okuwaanyisa, yali nga bw’eti: omuntu omu yaggyangamu engatto ye, n’agiwa munne. Eno ye yali ng’enkola entuufu mu Isirayiri). See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Era eno ye yali empisa edda mu Isiraeri ey'okununula n'okuwaanyisa, okunyweza ebigambo byonna; omusajja yanaanulanga engatto ye, n'agiwa munne: n'okwo kwabanga bujulirwa mu Isiraeri. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU7 Kati nno edda mu Yisirayeli waalingayo empisa nti mu kununula ne mu kuwaanyisaganya ebintu, oli okukakasa nti ekikye akiviiriddemu ddala, yanaanulanga engatto ye n'agiwa munne; mu Yisirayeli bwe baajuliranga batyo. See the chapterLuganda DC Bible 20037 Edda mu Yisirayeli, eno ye yali empisa ey'okununula n'okuwaanyisa: okukakasa endagaano, omuntu yanaanulanga engatto ye, n'agiwa munne. Obwo bwe bwabanga obujulirwa mu Bayisirayeli. See the chapter |