Online Bible

- Advertisements -




Luusi 4:17 - Luganda Bible 2003

17 Abakazi ab'omuliraano ne batuuma omwana erinnya Obedi. Ne bagamba nti: “Nawomi azaaliddwa omwana wa bulenzi.” Obedi oyo ye kitaawe wa Yesse, Yesse kitaawe wa Dawudi.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

17 Abakazi baliraanwa be ne bamutuuma erinnya nga boogera nti Nawomi azaaliddwa omwana wa bulenzi; ne bamutuuma erinnya Obedi; oyo ye kitaawe wa Yese azaala Dawudi.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

17 Abakyala ab’oku muliraano ne bagamba nti, “Ewa Nawomi ezaaliddwayo omwana.” Ne bamutuuma erinnya Obedi, oyo ye kitaawe wa Yese, era jjajja wa Dawudi.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

17 Abakazi baliraanwa be ne bamutuuma erinnya nga boogera nti Nawomi azaaliddwa omwana wa bulenzi; ne bamutuuma erinnya Obedi: oyo ye kitaawe wa Yese, kitaawe wa Dawudi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

17 Abakazi ab'oku muliraano ne bamuwa erinnya, ne bagamba nti: “Nawomi afunye omwana ow'obulenzi.” N'atuumibwa Obedi; ye oyo kitaawe wa Yesse azaala Dawudi.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

17 Abakazi ab'omuliraano ne batuuma omwana erinnya Obedi. Ne bagamba nti: “Nawomi azaaliddwa omwana wa bulenzi.” Obedi oyo ye kitaawe wa Yesse, Yesse kitaawe wa Dawudi.

See the chapter Copy




Luusi 4:17

Follow us:

Advertisements


Advertisements