Online Bible

- Advertisements -




Luusi 4:15 - Luganda Bible 2003

15 Mukaamwana wo akwagala, era akukoledde ebirungi ebingi okusinga ebyo abaana omusanvu ab'obulenzi bye bandikukoledde, kaakano akuzaalidde omuzzukulu ow'obulenzi, alikuzzaamu obulamu, n'akulabirira mu bukadde bwo.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

15 Mukaamwana wo akwagala, era akukoledde ebirungi ebingi okusinga ebyo abaana omusanvu (7) ab'obulenzi bye bandikukoledde, kaakano akuzaalidde omuzzukulu ow'obulenzi, alikuzzaamu obulamu, n'okukulabirira mu bukadde bwo.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

15 Kubanga muka mwana wo akwagala, alizza obuggya obulamu bwo n’akuwanirira mu bukadde bwo; era akusingira abaana omusanvu, be yandizadde.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

15 Era alibeera gy'oli akomyawo obulamu era aliisa obukadde bwo: kubanga muka mwana wo akwagala, akusanyusa okusinga abaana ab'obulenzi omusanvu, abaamuzaaliddwa.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

15 Omwana alizza buto obulamu bwo, alikulabirira ne mu bukadde bwo, kubanga mukaamwana wo oyo akwagala, akusingira n'abaana ab'obulenzi omusanvu, y'amuzadde.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

15 Mukaamwana wo akwagala, era akukoledde ebirungi ebingi okusinga ebyo abaana omusanvu ab'obulenzi bye bandikukoledde, kaakano akuzaalidde omuzzukulu ow'obulenzi, alikuzzaamu obulamu, n'akulabirira mu bukadde bwo.”

See the chapter Copy




Luusi 4:15

Follow us:

Advertisements


Advertisements