Online Bible

- Advertisements -




Luusi 4:14 - Luganda Bible 2003

14 Abakazi ne bagamba Nawomi nti: “Mukama yeebazibwe! Akuwadde omuzzukulu ow'obulenzi, anaakulabiriranga. Omulenzi ayatiikirire mu Yisirayeli!

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

14 Abakazi ne bagamba Nawomi nti, “Mukama yeebazibwe, atakulese leero nga tolina mununuzi wo, era erinnya lye lyatiikirire mu Isiraeri.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

14 Abakyala ne bagamba Nawomi nti, “Mukama Katonda yeebazibwe, oyo atakulese nga tolina mununuzi olunaku lwa leero. Era erinnya ly’omwana lyatiikirire mu Isirayiri yonna!

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

14 Abakazi ne bagamba Nawomi nti Mukama yeebazibwe, atakulese leero nga tolina mununuzi wo, era erinnya lye lyatiikirire mu Isiraeri.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

14 Abakazi ne bagamba Nawomi nti: “Omukama agulumizibwe, olwa leero ataakulese kubulwa wa kukununula; erinnya lye litenderezebwe wonna mu Yisirayeli.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

14 Abakazi ne bagamba Nawomi nti: “Mukama yeebazibwe! Akuwadde omuzzukulu ow'obulenzi, anaakulabiriranga. Omulenzi ayatiikirire mu Yisirayeli!

See the chapter Copy




Luusi 4:14

Follow us:

Advertisements


Advertisements