Online Bible

- Advertisements -




Luusi 3:3 - Luganda Bible 2003

3 Kale naaba, weesiige ebyobuwoowo, oyambale ebyambalo byo ebisinga obulungi, olyoke oserengete ku gguuliro, naye tomumanyisa nti w'oli, okutuusa ng'amaze okulya n'okunywa.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

3 Kale naaba osaabe amafuta, oyambale ebyambalo byo, ogende mu gguuliro; naye teweraga gyali okutuusa lw'anaamala okulya n'okunywa.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

3 Kale naaba osaabe obuwoowo, era oyambale engoye zo ezisinga obulungi. Oluvannyuma oserengete mu gguuliro; naye tomuganya kumanya nti wooli, okutuusa ng’amaze okulya n’okunywa.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

3 Kale naaba osaabe amafuta, oyambale ebyambalo byo, oserengete mu gguuliro: naye teweetegeeza eri omusajja oyo okutuusa lw'anaamala okulya n'okunywa.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

3 Awo nno, naaba, weekube obuwoowo, oyambale engoye zo ennungi, oserengete mu gguuliro; naye tomweraga okutuusa ng'amaze okulya n'okunywa.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

3 Kale naaba, weesiige ebyobuwoowo, oyambale ebyambalo byo ebisinga obulungi, olyoke oserengete ku gguuliro, naye tomumanyisa nti w'oli, okutuusa ng'amaze okulya n'okunywa.

See the chapter Copy




Luusi 3:3

Follow us:

Advertisements


Advertisements