Online Bible

- Advertisements -




Luusi 3:18 - Luganda Bible 2003

18 Nawomi n'amugamba nti: “Kaakano, tuula osirike, mwana wange, okutuusa lw'onoomanya bino gye binakkira, kubanga omusajja ono tajja kuwummula olwa leero okutuusa ng'amaze okutereeza ensonga eyo.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

18 Nawomi n'amugamba nti, “Tuula osirike mwana wange, okutuusa lw'olimanya ebigambo ebyo gye birikkira; kubanga omusajja oyo tajja kuwummula okutuusa lw'anaamala okutereeza ensonga.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

18 Nawomi n’amugamba nti, “Gumiikiriza, muwala wange, olabe ebigambo gye binakkira, kubanga leero omusajja oyo tajja kuwummula okutuusa ensonga eyo lw’anagimala.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

18 N'alyoka agamba nti Tuula ng'osirika, mwana wange, okutuusa lw'olimanya ebigambo gye birikkira; kubanga omusajja oyo tajja kuwummula okutuusa lw'anaamalawo ekigambo kino leero.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

18 Nawomi n'agamba nti: “Muwala, lindako okutuusa ng'otegedde gye bikkidde, kubanga mmanyi omuntu oyo tajja kuweera okutuusa ng'ebintu abigonjodde olwa leero.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

18 Nawomi n'amugamba nti: “Kaakano, tuula osirike, mwana wange, okutuusa lw'onoomanya bino gye binakkira, kubanga omusajja ono tajja kuwummula olwa leero okutuusa ng'amaze okutereeza ensonga eyo.”

See the chapter Copy




Luusi 3:18

Follow us:

Advertisements


Advertisements