Luusi 3:17 - Luganda Bible 200317 N'agamba nti: “Kilo zino ng'amakumi abiri eza bbaale, azimpadde ng'agamba nti: ‘Togenda eri nnyazaala wo ngalo nsa.’ ” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI17 N'amugamba nti, “Ebigero bino omukaaga (6) ebya sayiri yabimpadde n'aŋŋamba nti, ‘Toddayo wa nnyazaala wo nga tolina kantu.’ ” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya17 era n’ayongerako nti, “Yampadde ebigero bino omukaaga ebya sayiri, n’aŋŋamba nti, ‘Toddayo wa nnyazaala wo ngalo nsa.’ ” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya17 N'amugamba nti Ebigero bino omukaaga ebya sayiri abimpadde; kubanga ayogedde nti Togenda eri nnyazaala wo nga tolina kantu. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU17 n'ayongerako nti: “Yampadde n'ebipimo mukaaga ebya sayiri ng'agamba nti: ‘Saagala odde wa nnyazaala wo ngalo nsa.’ ” See the chapterLuganda DC Bible 200317 N'agamba nti: “Kilo zino ng'amakumi abiri eza bbaale, azimpadde ng'agamba nti: ‘Togenda eri nnyazaala wo ngalo nsa.’ ” See the chapter |