Luusi 3:12 - Luganda Bible 200312 Kya mazima nga ndi waaluganda ow'okumpi, ateekwa okukulabirira. Naye waliwo omusajja owooluganda olw'okumpi okusinga nze. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI12 Kya mazima ndi mununuzi wo, naye waliwo ow'oluganda omulala ansinga okuba ow'okumpi. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya12 Kya mazima ddala ndi mununuzi wo, naye waliwo ansingako. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya12 Era kaakano kya mazima nga nze mununuzi wo: naye waliwo omulala asinga nze oluganda. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU12 Sigaanyi, nze nteekeddwa okukununula, naye waliyo ow'oluganda obuvunaanyizibwa obw'okukununula gwe bugwako ennyo okusinga nze. See the chapterLuganda DC Bible 200312 Kya mazima nga ndi waaluganda ow'okumpi, ateekwa okukulabirira. Naye waliwo omusajja owooluganda olw'okumpi okusinga nze. See the chapter |