Online Bible

- Advertisements -




Luusi 2:9 - Luganda Bible 2003

9 Tunulanga olabe gye bakungula, obagobererenga. Nkuutidde basajja bange balemenga okukuziyiza. Era ennyonta bw'ekulumanga, ogendanga awali ensuwa, n'onywa ku mazzi ge basenye.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 Amaaso go gabe ku nnimiro, gye banaakungulanga, naawe obagobererenga. Sikuutidde balenzi obutakukomangako? Era ennyonta bw'eneekulumanga, ogendanga awali ensuwa, n'onywa ku ago abalenzi ge basenye.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 Gendereranga ennimiro basajja bange mwe bamaze okukungula, era ogobererenga abawala. Abasajja mbalagidde obutakutawanya. Era ennyonta bw’ekulumanga, onywenga ku mazzi abasajja ge basenye.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 Amaaso go gabe ku nnimiro, gye banaakungulanga, naawe obagobererenga: sikuutidde balenzi obutakukomangako? era ennyonta bw'eneekulumanga, ogendanga awali ensuwa, n'onywa ku ago abalenzi ge basenye.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

9 Laba we bakungula, naawe ogende ng'obagoberera. Ŋŋambye abalenzi wabulewo akusobeza; ennyonta bw'ekuluma, genda ku nsumbi onywe ku mazzi abalenzi ge baakimye.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

9 Tunulanga olabe gye bakungula, obagobererenga. Nkuutidde basajja bange balemenga okukuziyiza. Era ennyonta bw'ekulumanga, ogendanga awali ensuwa, n'onywa ku mazzi ge basenye.”

See the chapter Copy




Luusi 2:9

Follow us:

Advertisements


Advertisements