Online Bible

- Advertisements -




Luusi 2:8 - Luganda Bible 2003

8 Awo Bowaazi n'agamba Ruusi nti: “Kati wulira mwana wange. Tolekangawo nnimiro eno, n'ogenda mu nnimiro ndala okulonda ebirimba, naye obeeranga wano, kumpi n'abaweereza bange abawala.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

8 Awo Bowaazi n'alyoka agamba Luusi nti, “Wulira, mwana wange togendanga kulonda mu nnimiro endala, so tovanga wano, naye obeeranga wano kumpi n'abawala bange.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

8 Awo Bowaazi n’agamba Luusi nti, “Wuliriza, muwala ggwe. Togendanga n’olondanga mu nnimiro endala yonna, tovanga mu eno, naye obeeranga wamu nabaweereza bange abawala.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

8 Awo Bowaazi n'alyoka agamba Luusi nti Towulira, mwana wange? Togendanga kulonda mu nnimiro endala, so tovanga wano, naye obeeranga wano kumpi n'abawala bange.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

8 Awo Bowazi n'agamba Ruusi nti: “Muwala, wulira; togenda kulonderera mu nnimiro ndala, tova na mu kifo kino, wabula sigala kumpi wano ne bawala bange.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

8 Awo Bowaazi n'agamba Ruusi nti: “Kati wulira mwana wange. Tolekangawo nnimiro eno, n'ogenda mu nnimiro ndala okulonda ebirimba, naye obeeranga wano, kumpi n'abaweereza bange abawala.

See the chapter Copy




Luusi 2:8

Follow us:

Advertisements


Advertisements