Luusi 2:4 - Luganda Bible 20034 Awo ne Bowaazi yennyini n'ava e Betilehemu, n'alamusa abakunguzi nti: “Mukama abeere nammwe.” Ne bamuddamu nti: “Mukama akuwe omukisa.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 Era, laba, Bowaazi n'ava e Besirekemu n'agamba abakunguzi nti, “Mukama abeere nammwe.” Ne bamuddamu nti, “Mukama akuwe omukisa.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 Mu kiseera kye kimu Bowaazi n’atuuka okuva e Besirekemu, n’agamba abakunguzi be nti, “Mukama Katonda abeere nammwe.” Nabo ne bamuddamu nti, “Naawe Mukama Katonda akuwe omukisa.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 Era, laba, Bowaazi n'ava e Besirekemu n'agamba abakunguzi nti Mukama abeere nammwe. Ne bamuddamu nti Mukama akuwe omukisa. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU4 Ate mu kadde ako Bowazi naye n'atuuka ng'ava e Beteleemu, n'alamusa abakesa nti: “Omukama abeere nammwe.” Nabo ne bamwanukula nti: “Omukama akuwe omukisa.” See the chapterLuganda DC Bible 20034 Awo ne Bowaazi yennyini n'ava e Betilehemu, n'alamusa abakunguzi nti: “Mukama abeere nammwe.” Ne bamuddamu nti: “Mukama akuwe omukisa.” See the chapter |