Luusi 2:3 - Luganda Bible 20033 Awo Ruusi n'agenda, n'atuuka mu nnimiro, n'alonda ebirimba bya bbaale, abakunguzi bye baalekamu. Awo n'asanga ekitundu ky'ennimiro ekya Bowaazi ow'omu nnyumba ya Elimeleki. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 N'agenda, n'ajja n'alonda mu nnimiro abakunguzi we bayise; era olwatuuka n'asanga ekitundu ky'ennimiro ekya Bowaazi, eyali ow'omu kika kya Erimereki. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Amangwago, n’agenda, n’atandika okulonda mu nnimiro abakunguzi we bayise. Awo ne yesanga ng’atuuse mu nnimiro ya Bowaazi, ow’omu kika kya Erimereki. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 N'agenda, n'ajja n'alonda mu nnimiro abakunguzi we bayise: era olwatuuka n'asanga ekitundu ky'ennimiro ekya Bowaazi, eyali ow'omu kika kya Erimereki. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU3 N'agenda, n'alonderera ebirimba abakesa mwe baabanga bayise. Kazzi ennimiro gye yeesangamu nga nnyiniyo ye Bowazi ow'omu kika kya Elimeleki. See the chapterLuganda DC Bible 20033 Awo Ruusi n'agenda, n'atuuka mu nnimiro, n'alonda ebirimba bya bbaale, abakunguzi bye baalekamu. Awo n'asanga ekitundu ky'ennimiro ekya Bowaazi ow'omu nnyumba ya Elimeleki. See the chapter |