Luusi 2:22 - Luganda Bible 200322 Nawomi n'agamba Ruusi nti: “Kirungi mwana wange, okolerenga wamu n'abawala abakola mu nnimiro ya Bowaazi oyo, olemenga okutawaanyizibwa mu nnimiro y'omuntu omulala.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI22 Awo Nawomi n'agamba Luusi muka mwana we nti, “Kirungi, mwana wange, obeerenge wamu n'abazaana be, balemenga okukusiŋŋaana mu nnimiro endala yonna.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya22 Awo Nawomi n’agamba Luusi muka mwana we nti, “Kijja kuba kirungi nnyo muwala wange, okubeeranga kumpi nabaweereza be abakazi, kubanga singa onoogenda mu nnimiro y’omulala akabi kayinza okukutuukako.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya22 Awo Nawomi n'agamba Luusi muka mwana we nti Kirungi, mwana wange, oyitenga wamu n'abazaana be, so baleme okukusiŋŋaana mu nnimiro endala yonna. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU22 Nawomi n'agamba Ruusi mukaamwana we nti: “Muwala, ekyo kye kisinga obulungi gy'oli singa onoosigala kumpi ne bawala be, kubanga mu nnimiro y'omulala okyayinza okusobezebwa.” See the chapterLuganda DC Bible 200322 Nawomi n'agamba Ruusi nti: “Kirungi mwana wange, okolerenga wamu n'abawala abakola mu nnimiro ya Bowaazi oyo, olemenga okutawaanyizibwa mu nnimiro y'omuntu omulala.” See the chapter |