Luusi 2:21 - Luganda Bible 200321 Ruusi Omumowaabu n'agamba nti: “N'ekirala, aŋŋambye nti nnondenga bbaale n'abakozi be, okutuusa amakungula okuggwaako.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI21 Luusi Omumowaabu n'agamba nti, “N'ekirala, aŋŋambye nti, ‘nnondenga Sayiri n'abakozi be, okutuusa amakungula okuggwaako.’ ” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya21 Luusi Omumowaabu n’ayongerako nti, “N’okuŋŋamba yaŋŋambye nti nkolere wamu n’abakozi be okutuusa lwe balimala eby’okukungula bye.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya21 Luusi Omumowaabu n'ayogera nti Weewaawo, aŋŋambye nti Onoobeeranga kumpi n'abalenzi bange, okutuusa lwe balimala eby'okukungula byange byonna. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU21 Ko Ruusi Omumowabu nti: “Yandagidde na kino nti: ‘Sigala n'abakozi bange, okutuusa bye bankungulira byonna nga biweddewo.’ ” See the chapterLuganda DC Bible 200321 Ruusi Omumowaabu n'agamba nti: “N'ekirala, aŋŋambye nti nnondenga bbaale n'abakozi be, okutuusa amakungula okuggwaako.” See the chapter |