Online Bible

- Advertisements -




Luusi 2:18 - Luganda Bible 2003

18 N'akomawo mu kibuga, n'alaga nnyazaala we bbaale gw'akuŋŋaanyizza, n'amuwa n'emmere eyali esigaddewo ng'amaze okukkuta.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

18 N'agyetikka, n'ayingira mu kibuga; n'alaga nnyazaalawe gyalonze, era n'amuwa ne mmere eyasigalawo ng'amazze okukkuta.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

18 Yonna n’agyetikka, n’agitwala mu kibuga, ne nnyazaala we n’agiraba. Era yamuleetera ne ku mmere gye yali afissizzaawo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

18 N'agyetikka, n'ayingira mu kibuga: nnyazaala we n'alaba z'alonze: n'aleeta n'amuwa eyasigaddewo bwe yamala okukkuta.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

18 N'abitwala, n'addayo mu kibuga; nnyazaala we n'alaba bye yali akuŋŋaanyizza, era n'aggyayo n'amuwa ku mmere eyali efisseewo ng'amaze okukkuta.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

18 N'akomawo mu kibuga, n'alaga nnyazaala we bbaale gw'akuŋŋaanyizza, n'amuwa n'emmere eyali esigaddewo ng'amaze okukkuta.

See the chapter Copy




Luusi 2:18

Follow us:

Advertisements


Advertisements