Luusi 2:10 - Luganda Bible 200310 Ruusi n'avuunama ng'obwenyi bwe butuukidde ddala ku ttaka, n'agamba Bowaazi nti: “Kivudde ku ki ggwe okunteekako omwoyo, n'okunkwatirwa ekisa, nze omugwira?” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 Awo Luusi n'avuunama amaaso ge, n'akutama, n'amugamba nti, “Kiki ekindabizza ekisa mu maaso go, ggwe okunnekkaanya nze kubanga ndi munnaggwanga?” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Awo Luusi bwe yawulira ebyo, n’avuunama ku ttaka, ng’agamba nti, “Ng’ondaze ekisa mu maaso go, n’onfaako nze, munnaggwanga.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 Awo n'avuunama amaaso ge, n'akutama, n'amugamba nti Kiki ekindabizza ekisa mu maaso go, ggwe okunnekkaanya nze kubanga ndi munnaggwanga? See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU10 Ruusi n'agwa nga yeevuunise ku maaso ge, n'avunnama ku ttaka, n'amugamba nti: “Kinviiridde ku ki nze okusanga ekisa mu maaso go n'onfaako, nze omukazi omugwira?” See the chapterLuganda DC Bible 200310 Ruusi n'avuunama ng'obwenyi bwe butuukidde ddala ku ttaka, n'agamba Bowaazi nti: “Kivudde ku ki ggwe okunteekako omwoyo, n'okunkwatirwa ekisa, nze omugwira?” See the chapter |