Online Bible

- Advertisements -




Luusi 1:8 - Luganda Bible 2003

8 Nawomi n'abagamba nti: “Muddeeyo ewammwe, mubeere ne bannyammwe. Mukama abakwatirwe ekisa, nga nammwe bwe mwakikwatirwa nze, era n'abo abaafa.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

8 Awo Nawomi n'agamba baka baana be bombi nti, “Muddeyo buli omu mu nnyumba ya nnyina, Mukama abakolere eby'ekisa nga mmwe bwe mwankolera nze n'abo abaafa.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

8 Awo Nawomi n’agamba baka baana be nti, “Mugende muddeeyo buli muntu mu nnyumba ya nnyina, era Mukama Katonda abakolere ebyekisa, nga nammwe bwe mwakolera abaafa era ne bye mwakolera nze.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

8 Awo Nawomi n'agamba baka baana be bombi nti Mugende muddeyo buli omu ku mmwe mu nnyumba ya nnyina: Mukama abakole eby'ekisa, nga mmwe bwe mwakola abaafa era nange.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

8 Nawomi n'agamba bakaabaana be ababiri nti: “Muddeeyo buli omu ewa nnyina. Omukama abagirire ekisa, nga nammwe bwe mwakigirira nze n'abagenzi.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

8 Nawomi n'abagamba nti: “Muddeeyo ewammwe, mubeere ne bannyammwe. Mukama abakwatirwe ekisa, nga nammwe bwe mwakikwatirwa nze, era n'abo abaafa.

See the chapter Copy




Luusi 1:8

Follow us:

Advertisements


Advertisements