Luusi 1:7 - Luganda Bible 20037 Bakaabaana be baasituka wamu naye okuddayo mu Buyudaaya. Kyokka bwe baali mu kkubo, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Bw'atyo n'ava mu kifo mwe yali, ne baka baana be bombi, era ne batambula okuddayo mu nsi ya Yuda. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Ye ne baka baana be, ne bava mu kifo mwe baali, ne bakwata ekkubo okuddayo mu nsi ya Yuda. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 N'ava mu kifo mwe yali, ne baka baana be bombi wamu naye; ne batambula mu kkubo okuddayo mu nsi ya Yuda. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU7 N'asitula ne bakaabaana bombi, n'ava mu nsi gye yali abeera, ne yessa mu kkubo erimuzza mu nsi ya Yuda. See the chapterLuganda DC Bible 20037 Bakaabaana be baasituka wamu naye okuddayo mu Buyudaaya. Kyokka bwe baali mu kkubo, See the chapter |